Ssendegeya Mohammed akuleetedde ekitundu ekisooka ku kulima emmwanyi. Okulima emmwanyi kwonna kutandika n’ebintu bingi: ettaka liteeke ebbali; bw’omala okulifuna, otandika okunoonya w’ojja endokwa z’osimba. Naye okimanyi nti okugula endokwa enkyamu kisobola okukufiiriza obugagga?
ENSIBO Ep.1: Ategeka Okusimba Emmwanyi Olonda Otya Endokwa Ennungi?
Kontext esabuukuludde puloguramu empya, Ensibo. Mw’ogenda okuyigira buli kimu ekikwata ku bulimi.

27:13
Pressing play loads the video from YouTube, which will then see your visit.


